Olwali

Asinga obukadde yetegekedde okufa

Ali Mivule

August 9th, 2013

No comments

oldest man

Omusajja agambibwa okuba nga yasingayo obukadde munsi yonna ku myaka 130  yewunyisizza  abe Nyamitanga mu district ye Mbarara.

Muzei Paul Munyambubya   yetegekera embuzi ze 6 enene ezokusalibwa nga afudde ,era asula nazo mu muzigo gwe ogwebisenge ebibiri .

Avunanyizibwa ku bantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe mu district ye Mbarara  Habomugisha era nga muliranwa wa muzeyi ono, agambye nti  musajja mukulu ono amanyi ebyafayo bya uganda bingi.

Muzeyi Munyambubya  takyamanyi baana abasinga beyazaala ,naye agamba yava Burundi ku mulembe gwa ssekabaka Daudi Cwa nasenga mu Buganda era nga mulunzi wante.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *