Olwali

Akukusa ebyenyanja mu mpale

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

 

Ministry of Primary Industries.jpgOmusajja abadde akukusa ebyenyanja mu mpale akwatiddwa nga yenna atobye.

Bino bibadde mu new Zealand

Omusajja ono enzaalwa ye Vietnam abadde adda mu ggwanga to Australia .

Omusajja ono abadde n’obwenyannmja musanvu mu mpale kyokka nga’soose kubusiba mu buveera omubadde amazzi

Obuzibu bwonna buvudde ku mazzi agatandise okutonnya era empale ye yonna n’etoba

Omusajja ono wakutanzibwa pawunda emitwaalo 5