Olwali

Akabizzi kalina amagulu 6

Ali Mivule

August 13th, 2014

No comments

pig with sisx legs

Mu ggwanga lya china waliwo akabizzi akaazaliddwa nga kalina amagulu 6.

Kano kazaaliddwa mu ssaza lye  Sichuan wabula nga amagulu agamu galiko obulinya 2 ekitegeeza nti kalina obugere 8.

Kkwo okutambula kukakalubirizaamu olw’obutanywera bulungi ku ttaka nga katambula.