Olwali

Akabaga k’embwa

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Akabaga ke mbwa akategekeddwa okuzimalako ekiwubuulo  kalese bangi nga bafa enseko

 

Mu kabaga kano emwa ezisoba mu 300 zeezikunganidde ku lubalama lw’enyanja gyiyite Beach nezirya obulamu

Dogs at beach

Embwa zino zimanyi enyambala kubanga zizze zambadde enkofiira, Bandana, ne galubindi nga waliwo n’ezambadde obuwale bw’ebimuli bu kamiimo

Dogs in beach wear

Embwa zino zizannye buli muzannyo era zigenze okunyuka nga nsanyufu nzibu