Olwali

Abeeyambulidde mu Biiici bibawedde

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Nude-tourists.jpg

Abantu ababadde bakungaanidde ku lubalama lwa Mayanja nga bali bukunya babunye emiwabo oluvanyuma lw’eryaato okuyingizaawo abantu nga balina obubonero bwa Ebola

Abantu bano babadde 16 nga bafirika okuva mu bugwanjuba era nga bagobedde ku mwaalo gwa masipalomas ogusangibwa mu ggwanga lya Spain

Ababadde mu kuzannya nga bali bukunya banoonyezza engoye zaabwe okwambala badduke  oluvanyuma lw’okulaba ab’ekitongole kya Redcross nga beetala