Olwali

Abaana bano tebalidde bitooke byebigwa

Ali Mivule

May 1st, 2014

No comments

Fat kids

Mu ggwanga la Colombia, abaana ababiri abasinga obunene babafunidde abakugu mu kusala amasavu

Santiago Mendoza ne Isabela Caicedo balongo ng aba myezi mukaaga gyokka.

Baana waabwe yeyabatwaala mu kifo ekigaba obuyambi nga bamulemereredde mu byendiisa.

Ku myezi mukaaga abaana bano bazitowa kilo ezisoba mu 30 era nga waliwo okutya nti kino kyandikosa obulamu bwaabwe