Ebyobusuubuzi

Uganda eyongedde okuyiiya

Ali Mivule

January 22nd, 2014

No comments

south sudan

Mu kawefube ow’okutaasa ensimbi eziva e South sudan mu misolo, gavumenti evuddeyo n’enkola ezinayamba okuzibikira ebituli.

Kamisona akola ku byobusuubuzi ebweru w’eggwanga mu minisitule ekola ku byobusuubuzi, Silver Ojakol agamba nti ekimu ku bino kwekulaba nti ebyamaguzi ebikozesebwa ebibiina ebiddukirize biva mu Uganda.

Ono agamba nti ekigendererwa mu kino kwekulaba nti akatale ka Uganda tekafa eggwnaga lisigale nga lifunamu

Olutalo mu south Sudan lusinze kukos abya busuubuzi nga bangi abaali basindikayo ebyaabwe okwefunira akasente tebakyasobola.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *