Ebyobusuubuzi

Sukaali asse

Ali Mivule

April 1st, 2014

No comments

 Market

Yadde nga okunabuuka kwa siringi kuleesewo okulinya kw’ebbeeyi ye mmere mu ggwanga, ekitongole ekikola ku muwendo gwebintu mu ggwanga kitegezezza nga ebbeeyi ku bintu ebimu nga sukaali bw’esse.

Omu ku bakungu mu kitongole kino  Nsubuga Vincent Chris Mukiza, kilo ya sukaali kati egula 2700 okuva ku 3500 zeyali egula omwezi gumu emabega.

Mukiza agamba kino kivudde ku kuddabiriza ekkolera lya sukaali erya Kakira wabula nga ebeeyi ya mafuta okulinya akitadde k basuubuzi baaga abamagendo.