Ebyobusuubuzi

Omuliro mu basuubuzi

Ali Mivule

February 15th, 2014

No comments

fire najja

Ekitongole kya polisi ekizikiriza omuliro kinunudde ebintu bya bukadde nabukadde mu muliro okubadde gukutte edduuka erimu ku luguudo lwa William street.

Akulira ekitongole kino Joseph Mugisa agambye nti omuliro guno guvudde ku masanyalaze.

Wabula Mugisa agambye nti abantu bategezeza polisi mu budde okutaasa embeera