Ebyobusuubuzi

Ebisale by’entambula byongedde okulinnya

Ali Mivule

December 17th, 2013

No comments

Bus parks

Nga ebula mbale eggandaalo ly’okumalako omwaka lituuke, ebisale by’entambula byo byongedde okwekanama.

Abasabaze abakozesa baasi ne taxi kati bongezeddwamu 5000 ku nguudo empanvu  ezisinga.

 Okusinziira ku  akulira emirimu mu kampuni ya baasi eya Horizon bus Terminal , Muzamir Lukumu, gano gakyali mabaga kubanga ebisale byakwongera okulinya oluvanyuma lwa nga 20 December.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *