Ebyobulamu

Ebimotoka bya kasasiro bizze

Ali Mivule

December 20th, 2013

No comments

garbage trucks

Mu kawefube ow’okugogola ekibuga okutemagana, KCCA efunye ebimotoka ebitambuza kasasiro

Minista wa kampala Frank Tumwebaze agambye nti bino byaguliddwa ku nsimbi z’eggwanga eziwerera ddala obwumbi 2

Ono agambye nti ebimotoka bino kuliko ebinyiga kasasiro  ate ng’ebirala bbyo bimutambuza

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *