Ebyobusuubuzi

Abmayumba bawakanyizza omusolo gwa KCCA

Abmayumba bawakanyizza omusolo gwa KCCA

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye

Bannanyini mayumba mu kitundu kye Wabigalo mu division ye Makindye, wano mu Kampala bemulugunyiza ku musolo gwa mayumba ogwa property rate tax ogwabagerekeddwa ekitongole kya KCCA.

Bwebabadde basisinkanyemu abakungu okuva mu KCCA ba landlord bawakanyiza ekyokubasasuza ebbanja ly’omusolo ekadde.

Bano mungeri yeemu beemulugunya ku nsimbi z’omusolo ezabagerekebwa nti nyingi tebaziyinza.

Wabula mu kubanukula omukungu okuva mu KCCA Elizabeth Musimenta, abawabudde okwetegerezanga nga bagula ebizimbe ku bantu kuba abamu baba bamaze ebbanga nga tebasasula musolo guno, era nebasikira ebbanja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *