Ebyobusuubuzi

Abalunzi bajaganya

Abalunzi bajaganya

Ivan Ssenabulya

March 11th, 2019

No comments

Bya Sadat Mbogo

Abalunzi n’abasuubuzi b’ente mu disitulikiti y’e Gomba, bali mu kujaganya oluvannyuma lwa minisitule y’ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi okujjawo kalantiini, abadde amaze ebbanga eryemyaka kyenkana 3.

Abalunzi baali baganibwa okutunda nokutambuza ebuisolo, nga kibadde kitaddewo embeera enzibu eri abalunzi n’abasubuz.

Kino kibadde kukosezza abalunzi, abasubuzi bente, abamata, nomuzigo, wabulanga kati bafunye ku kamwenyumwenyu.

Ssalongo Joseph Muvawala omu ku balunzi agambye gavumenti kyekoze kigenda kubayamba nnyo okuva mu bwavu, bwebabadde batubiddemu.