Ebyobusuubuzi

Aba USAFI beekyaye

Ali Mivule

January 3rd, 2014

No comments

USAFi-Mkt

Abasuubuzi  b’omukatale  ka USAFI wali ku kalitunsi bavudde mu mbeera lwa poliisi kuyingira mu lukungaana lwaabwe .

Abasuubuzi babadde bakuteesa ku ky’okutulugunyizibwa abatwala akatale kano beebabalumiriza okubabinika ssente z’empooza enyingi nga ate ng’akatale tekafuna bulungi baguzi.

Abasuubuzi  bagamba ekya poliisi okwebulungula akatale webagenda okuteeseza kabonero kakubakanga era nga gyebigweredde nga tebatudde

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *