Ebyobusuubuzi

aba taxi bawagidde okusengula Nakawa

Ali Mivule

May 29th, 2014

No comments

Taxi drivers strike

Abagoba ba taxi bategeezezza nga bwebatalina buzibu bwonna ku y’okusengula paaka ye Nakawa kasita babawa webadda awatuufu.

KCCA yalangiridde nga bw’egenda okusengula paaka eno eddizibwe e Banda  mu kawefube w’okukendeeza omujjuzo.

Akulira ba dereeva Mustapha mayamba agamba nti beebasooka okusaba paaka zino zissibweewo kale nga tebakirinaako buzibu