Ebyobusuubuzi

Aba taxi balwaanye

Ali Mivule

March 17th, 2014

No comments

Taxi drivers strike

Abavuzi ba taxi e Mukono beekalakaasizza nga nabe tenda

Kiddiridde abaddukanya ekibuga tenda ya taxi okugiwa aba MUTODa abayise olukiiko olunaku lwaleero.

Abataxi tebakkirizza na lukiiko kutandika tnebatandika okuwogganira waggulu kko n’okukwata ebipande ebirumba aba MUTODA

Olukiiko olwayitiddwa lubadde lwakwanjulira ba dereeva bintu bya bwebinatambula mu nkoal empya

Olukiiko luno olubadde mu baala eyitibwa Godwin , lubadde luyitidwa aba  MUTODA  ng’abagala okwanjulira banabwe enteekateeka empya

Ssentebe wa MUTODA Joel Birigwa  agambye nti ba Dereva bano ekibakayanya ge mateeka  agabakugira okwetaba mu bikolwa ebityoboola omulimu gwabwe abasinga byebamanyiira okwenyigiramu