Ebyobulamu

Okwebaka emisana kurungi eri abaana

Ali Mivule

September 24th, 2013

No comments

Aftrnoon naps

Okwebasa omwana omuto okumala wakiri essaawa emu ng’amaze okulya eky’emisana kimuyamba okukwata by’asoma.

Okunonyereza kuno kukoleddwa  ku baana basatu abali wansi w’emyaka esatu.

Abasawo bagamba nti buli mwana bweyebakako akkakkana n’okukakasa by’asoma era ng’agenda okuzuukuka ng’awummuza obwongo.