Ebyobulamu

Gwebalongoosa obwongo akuze

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Baby six years

Omwana eyalongosebwamu ekitundu ky’obwongo ekisinga obunene  awezezza emyaka 6.

Kaliysha, yazaalibwa  n’ebinyama ebyaali bikutte ku bwongo, oluvanyuma n’alongosebwa ekitundu ky’obwongo ekisinga era omutwe kumpi mukalu.

Abasinga okuli  ne bazadde be baali bamuwaddeyo  oluvanyuma lwokulongosebwa, wabula kyewunyisa nga akyali mulamu.

Bbo bazadde b’omwana ono bagamba yadde nga muwala waabwe akyali mulamu naye awangadde nyo  n’obulumi.

Yadde nga akyali mulamu, ebintu ebisinga tabitegera era alimu akazoole nga nebisera ebisinga asiiba mu dwaliro.