Ebyobulamu

Embwa ezitayaaya ziyitiridde

Ali Mivule

May 27th, 2014

No comments

Dogs at beach

Ab’ekitongole ekitereka eddagala basabye minisitule ekola ku gavumenti ez’ebitundu okuyisa amateeka aganayamba okukendeeza ku mbwa ezitayaaya

Kiddiridde abantua bawerako okulumwa embwa  nga n’eddagala mu malwaliro awamu ttono okukola ku muwendo ogulinnye

Owmogezi w’ekitongole kino Daniel Kimosho agamba nti yadde bakyalina eddagala erigema abantu abalumiddwa embwa, okukendeeza ku balumwa kyakuyamba nnyo.

Asabye n’abantu okugema embwa zaabwe okwewala okulwaaza abantu