Ebyobulamu

Abatunda emmere bagenda kubakebera

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad

Ab’obuyinza mu town council ye Lyantonde balabudde abaddukanya zzi loogi, ebiriiro bye mmere nebifo ebisanayukirwamu, ku kukola anga tebalina zzi kabuyonjo.

Atwala ebyobulamu mu town council eno Titus Gutoosi agambye nti banagi bakola, naye tebalina buyumba bukyamirwamu, ekitadde obulamu bwabantu mu kabi okukwatibwa ebirwadde.

Bino abyogeredde mu lukiiko nabaddukanya ebifo ebisanyukirwamu.

Kati omumyuka we Catherine Namara, era atubuliidde nti abaddukanya ebifo bino, bagenda kusooka kubekennenya obulamu obwabwe okukakasa oba tebasiige bantu birwadde.