Ebyemizannyo

Uganda etandise bulungi mu kubaka

Ali Mivule

September 15th, 2014

No comments

Netball

Uganda etandise na buwanguzi mu mpaka z’okusunulsamu abaneetaba mu mpaka z’ensi yonna ez’okubaka.

Uganda ekubye Zambia ku bugoba 53-45 mu kibuga Gabrone ekya Botswana mu mpaka z’okusunsulamu abanaakikirira Ssemazinga wa Africa omwaka ogujja mu kibuga Sydney ekya Sydney.

Uganda eddamu kuzanya Zimbabwe olunaku olw’enkya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *