Ebyemizannyo

Tiketi za 5000

Ali Mivule

September 17th, 2014

No comments

Under 17

Fufa efulumizza ebisale byomupiira gwabato abali wansi wemyaka 17 ogw’okudingana wakati wa Uganda ne Zambia .

Omupiira guno gwa ssabbiiti ejja ku kisaawe e Nakivubo.

Okuyingira kwa shs 5,000 ne shs 20,000 eri abakungu

Zambia yakuba Uganda week ewedde goals 2-0 mu mupiira ogwasooka mukibuga Lusaka.

Anayitawo,wakwetaba mumpaka ezakamalirizo ezigenda okubeera mugwanga lya Niger omwaka ogujja.