Ebyemizannyo

Ronaldo yandiwangula eky’omwaka

Ali Mivule

January 13th, 2014

No comments

Ronaldo

Muyizi tasubwa wa Real Cristiano Ronaldo ayolekedde okusitukira mu kikopo ky’omuzannyi w’omwaka 2013.

Ronaldo nga ye Captain wa Portugal yoomu ku bazanyi abasatu abasongeddwaamu olunwe  nga abalala kwekuli owa Barcelona Lionel Messi  ne Franck Ribe of Bayern Munich.

Abasatu bano bagyiddwa mu bazannyi 23 ababadde mu lwokaano.

Omuwanguzi alangirirwa nkya