Ebyemizannyo

Maneja wa Cardiff alekulidde

Ali Mivule

September 18th, 2014

No comments

Cardiff steps dow

Maneja wa tiimu ya Cardiff City Ole Guna Sosha  alekulidde ekifo kino nga teginnawera mwenda mu ntebe.

Okulekulira kwa Sosha kulangiriddwa oluvanyuma lw’okusisinkana ssentebe Dalman.

Aba Cardiff bali mu kifo kya 17 mu zababinyweera  nga bakawangulwa emipiira esatu ku mipiira musanvu gyebakasamba

Mu kadde kano omuzibizi Danny Gabbidon ne Scot Yanga beebakutte enkasi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *