Ebyemizannyo

KCCA etutte ekikopo

Ali Mivule

May 6th, 2014

No comments

KCCA wins two

Kampala capital city authority ewangudde empaka z’ekikopo kya FUFA super league

Kiddiridde tiimu eno okukuba Villa goolo 3 ku emu

Goolo za KCCA zitebeddwa Steven Bengo, Ronnie Kisekka ne William Wadri.

Ate yyo Villa goolo yaayo emu etebeddwa Ivan Kiwewa.

Mu mirala egizanyiddwa Victoria University ekubye  Bright Stars 1-0 mu mupira gw’omukwano oguzanyiddwa mu kisaawe e Lugogo.