Ebyemizannyo

FUFA nfu

Ali Mivule

January 22nd, 2014

No comments

FUFA

Abaaliko abakungu ku Lukiiko lwa FUFA balabudde gavumenti ku kya kkampuni y’obwannayini okuddukanya emizannyo gy’eggwanga

Abana bano babadde mu kakiiko akakola ku byemizannyo nenjigiriz anga kano kanoonyereza ku njawukana eziri mu FUFA

Nga bakulembeddwaamu John Baptist SSemanobe, bategeezezza nti benyamivu olw’omupiira engeri gyeguddukanyizibwaamu mu ggwanga

Ono agamba nti ng’olukiiko lwa Denis obua bwelwayiibwa olw’okubeera kkampuni y’obwa nanyini ne FUFA limited bw’erina okuyiibwa

Semanobe abadde ne Hassan Mutaasa, Pole Auma ne Wadrif Ahmed.