Olwali

Ba dereeva babasobodde

Ali Mivule

August 11th, 2014

No comments

Poliisi mu ggwanga lya China etandise okukwata abavuga emotoka nga bamazeeyo amataala gaabwe kiyite full lights Beebakwata ekibonerezo ekibaweebwa kjyakutunula mu mataala gano okumala eddakiika ttano Ba dereeva bano kati balagirwa okutuula ku butebe , nebabakubamu amataala gano okumala eddakiika ttano olwo nebabata Abakoze ku […]

Namukadde akuuma

Ali Mivule

August 11th, 2014

No comments

Kati nga tonnafa tewevuma nsi. Mu ggwanga lya Amerika mu kibuga Washington, waliwo namukadde ow’emyaka 87 aweereddwa ogw’obukuumi bwokukyalo. Davis Olinger  okuva bwekiri nti yazilwanako mu ssematalo owokubiri  abatwala eby’obutebenkevu bakirabye nti ssabbaawa gyeyalina mu ssematalo yandiyamba okukuuma ekyaalo. Ono kati yaweereddwa dda sselubwatula era […]

Wuuno omwenzi

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Abantu abakola ebyewunyisa tebaggwa mu nsi. Omusajja enzaalwa ya Amerika akungaanyizza abakyala 200 n’abasaba bakkirize okwebaka naye mu kiseera kyekimu. Omusajja ono okuva mu ssaza lye Kalifoniya bino ebikutte ku katambi k’assizza ku mukutu gwa Youtube. Omusajja ono lw’asooka okusaba abakyala bano bonna bagaana

Ekirevu kati sowaani

Ali Mivule

August 4th, 2014

No comments

. Mu kibuga San Fransciso , omusajja eyakuza ekirevu nga kati akifudde sowaani afuuse ekyelolerwa Isaiah Webb agamba nti mukyala we eyamuwa ekirowoozo yeeyamuwa amaanyi okukozesa ekirevu kye

Alidde evvu ly’omufu

Ali Mivule

August 2nd, 2014

No comments

Mu Alabama, omusajja enzaalwa ya America addukidde mu kkooti okuwaaba omubbi eyayingiridde amaka ge n’anuusa evvu lya mukyala we eyafa. . Phillip yaviibwaako mukyala we era nga bw’eri ennono y’abazungua bamu, nebamwokya evvu n’alitereka Wabula zaleese omubbi ng’ono olwalabye kku vvu lino n’alissa mu kappapula […]

Yiini essuuti y’abamanyi esswaga

Ali Mivule

August 2nd, 2014

No comments

Waliwo abakozi abawunikiriza ekibuga London, bwebakozi amasuuti eg’ekitundu olwo nebatandika okutambula mu kibuga ngabalumya abalabi. Bano bakoze obuwale bw’amasuuti bubakoma mu bisambi ate ngabubatipye, olwo nebalaga eswagga. Eyatunze amasuuti gano amaze wiiki bbiri ng’obwongo bumwesera  

Goonya mu kinaabiro

Ali Mivule

August 1st, 2014

No comments

Omusajja omuyindi agenze okunaaba n’asanga goonya eyakula mu kinaabiro atuyaanye nga bwezikala Kalpesh Patel agambye nti atunuulidde goonya eno amaanyi negamugwaamu nga tamanyi oba nnamu oba nfu kyokka agenze okulaba nga yenyeenya kwekukuba oluggi n’ateekako kakokola tondeka nyuma Ekyaalo kyekungaanyizza nebakwata goonya eno.

Yeeyambulidde akabumbe

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Mu kibuga Johannesburg ekya South Africa, abantu bawunikiridde omukyala bweyeeyambudde n’asigala buswa ng’agenda okwekubisa ekifananyi n’ekibumbe kya Nelson Mandela Omukyala ono asoose kukubira kibumbe kino saluti  nga tannakigwa mu kifuba n’okukikuba bukiisi obw’okumukumu Ebifananyi by’omukyala ono ebikwatiddwa bimwolese ng’ali buknta kyokka gay ye tafaayo era […]

Ono laavu emulumye n’eyitawo

Ali Mivule

July 30th, 2014

No comments

Abantu bangi bagamba nti ekigambo laavu tekikyalina makulu naye nga baaba abakitegeera bakyaliyo Mu Kibuga London, omusajja atambudde mailo omutwalo mulamba okutuuka ku muwala we gw’abadde ayagala okuwa ekimuli ku mazaalibwa ge Jack Harries atambudde okumala essaawa 28 okusisinkana muganzi we ow’emyaka 19 Omusajja ono […]

Ekikere kimize empeta

Ali Mivule

July 30th, 2014

No comments

Ekikere ekimize empeta y’omukyala w’awaka kimalidde wa musawo Omukyala ono abadde akomyeewo ewaka yeeyambudde empeta n’agissa ku meeza era kuno ekikere kwekibadde kitudde Omusajja nanyini kikere kino agambye nti abadde n’ekikere kino kati myaka 10 kyokka nga kibadde tekikola nga ko kikolwa kino. Ekikere kino […]