Ebyobulamu

Omukono gwe kimpatiira

Ali Mivule

October 8th, 2013

No comments

Abantu bangi bafuna ebizibu nebamenyekako emikono. Kati nno okweralikirira kukome anti ab’eddwaliro e Mulago baleese emikono egyekimpatiira naye nga gino gikola buli kimu okwawukanako n’egibaddewo Omukono guno ogugabwa e Mulago ku bwereere omuntua sobola okugukozesa okuwandiika okusitula omwana n’ebirala

Omwana bamulongoosezza ku bwongo

Ali Mivule

October 7th, 2013

No comments

Abazadde bangi bazaala abaana nga tebamanyi nti baliko obukyaamu bwonna Embeera yeemu eri omukyala Nicole eyazaala mutabani we ng’alaba mulamu awatali buzibu bwonna Wabula omwana ono gyeyajja akula bakizuula nti yali akozesa oludda lumu okukola emirimu Omwana ono bamutwala mu ddwaliro okwekebejjebwa kyokka era tewali […]

Mukole dduyiro

Ali Mivule

October 2nd, 2013

No comments

Obadde okimanyi nti okukola dduyiro abangi zemumanyi nga exercise kyongera okunyweeza omubiri gwo obutalwaalalwaala. Dr.Phenecance Bwambale okuva mu ddwaliro e Mulago agamba nti okukoladuyiro  kuba nga kuyonja mubiri era nga buli Muntu nga bwakeera n’alongoosa enyumba bw’alina okulongoosa omubiri BWambale agama nti omubiri buli lw’okukozesa […]

Bakulawuna amalwaliro

Ali Mivule

October 2nd, 2013

No comments

Ababaka ba palamenti abakyala abali mu kisinde ky’ababaka abakyala ne ba minister ku semazinga wa Africa bakujaguza ameefuga g’eggwanga mu ngeri ya njawulo nnyo. Bano bagenda kumala olunaku luno nga balambula waadi z’amalwaliro agatali gamu Akulira ekisinde kino mu Ugandan Sylivia Namabidde agamba nti okutalaaga […]

Abakadde tebafiibwaako

Ali Mivule

October 1st, 2013

No comments

Kikakasiddwa nti eggwanga lya Sweden lyelisinga okuwembejja abakadde. Afghanistan ate yeeyasinga okubakijjanya ku luuyi luli Ab’ekibiina ky’amawanga amagatte beebatuuse ku bino mu kunonyereza kwebakoze mu mawanaga 91 era ng’okunonyereza kuno kukwatagana n’olunaku lw’abakadde olukwatiddwa mu nsi yonna olwaleero. Ab’ekibiina kino bagamba nti amawanga mangi tegalina […]

Teri kujjawo musoso ku Kondomu

Ali Mivule

October 1st, 2013

No comments

Ekitongole ekikola ku by’eddagala mu ggwanga ekya National Drug authority kyewozezzaako ku musolo ogujjibwa ku bantu abayingiza obupiira bu galimpitawa mu ggwanga Bano bagamba nti ensimbi ezijjibwa ku bantu bano ziyamba mu kwekebejja bupiira buno okulaba nti butuukagana n’omutindo. Omwogezi w’ekitongole kino, Fred Sekyana agamba […]

Abalongo ba nabansasana bafudde

Ali Mivule

October 1st, 2013

No comments

  Abalongo ba nabansasaaana abazaaliddwa e Mbarara bafudde. Abalongo bano babadde balina emitwe ebiri, amagulu abiri, emikono ebiri kyokka nga balina ekifuba kimu. Maama waabwe Anabella Kansiime yagaanye eby’okukyuusa abaana bano okubazza e Mulago era nga kino kyekyalemesezza eb’eddwaliro okubaako nekyebakola. Akulira eddwaliro lino Dr […]

Abalongo ba nabansasana e Mbarara

Ali Mivule

September 30th, 2013

No comments

Waliwo abalongo ba nabansansana abazaaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Mbarara. Abalongo bano balina emitwe ebiri, amagulu abiri, emikono ebiri kyokka nga balina ekifuba kimu. Maama waabwe Anabella Kansiime balongosezza mulongoose mu kubazaala. Akulira eddwaliro lino Dr George Upenytho agamba nti bagenda kukyuusa abaana bano babatwale […]

Endwadde ezitafibwaako

Ali Mivule

September 30th, 2013

No comments

Ekibiina ky’ensi yonna ekikola ku by’obulamu kyakutongoza enteekateeka enakendeeza ku  ndwadde ezitatera kufiibwaako. Enteekateeka eno eganda okumala emyaka 5 yakuwemmenta obukadde bwa doola 55. Akulira ekibiina ky’obyobulamu, Dr. Wondimagegnehu Alemu agamba nti kikakakata ku buli gavumenti okussa ensimbi mu ndwadde zonna okukendeeza ku muwendo gw’abafa. […]

Ennaku z’obulamu

Ali Mivule

September 30th, 2013

No comments

Disitulikiti ezisoba mu 10 zeezigenda okufuna mu nnaku z’ebyobulamu z’amaka ezitegekeddwa ab’ekitebe ekikulu eky’obuyisiraamu ekya Uganda Muslim supreme council. Omwogezi w’ekitebe kino, Alhajji Nsereko Mutumba, agamba nti abantu bangi abalwaala endwadde ezisobola okuziyizibwa nga beebagenda okussaako essira ku ku lw’okutaano lwa ssabiiti ejja Mutumba agamba […]