Amawulire

Gavumenti eyagala abalima e mwanyi beeyongere.

Gavumenti eyagala abalima e mwanyi beeyongere.

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Government esabye banna- uganda okuddamu okujumbira okulima emwanyi , kino kiyambe n’okwongera ku mwanyi ezitwalibwa e bunayira. Bino bigidde mu kaseera nga Uganda etwala e bunayira ensawo ze mwanyi eziwerera dala  obukadde 4, kyoka nga ekirubirirwa kyakuuweza ensawo  obukadde 20 wegunaakonera omwana  […]

Airtime ow’okutakula bamukomezaawo

Airtime ow’okutakula bamukomezaawo

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Nelson Wesonga Ababaka ba palamenti bazikubyemu makiikakiika okwaka, eri akakiiko kebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda Communications Commission, nga gyebigweredde nga bajjeewo ekiragiro ekyali kyawera bu caada bwa airtime obwokutakula. Mu nsisinkano ebaddewo olwaleero, ababaka bakalambidde nti bu caada obwokutakula bugwana bugende mu maaso okutundibwa nga […]

Eyatta muganzi we bamukwatidde Kyotera

Eyatta muganzi we bamukwatidde Kyotera

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Malikh Fahad Poliisi e Kyotera eriko omukuumi gwegalidde, olwokutta muganzi we. Anywar Kwiinto owa Tiger security group limited kigambibwa nti yakuba Jenifer Amonding amasasi agamutta, eyali akolera mu kitongole era ekikuumi ekya Ascar security group. Kwinto abadde yekukumye, okuviira ddala wiiki ewedde, nga yadduka […]

KCCA babaze entekateeka okulwanyisa obutyabaga

KCCA babaze entekateeka okulwanyisa obutyabaga

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kya KCCA kitegeezza nga bwekimaze okubagga entekateeka egenda okuyitwamu okutangira ebigwa tebiraze mu kampala, nadala amataba. Bwabadde ayogerera mu lukiko lwabakwatibwako ensonga, akulira emirimu gyekikugu mu Kampala Jenipher Musisi agambye nti  ebigwa tebiraze ng’amataba, okugwa kwebizimbe, omuliro, mutenza gulu n’ebirara biyuugumizza […]

Abayizi bebagobye e Makerere bagenze mu kooti

Abayizi bebagobye e Makerere bagenze mu kooti

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abayizi 4, abamu ku bagobeddwa ku ttendekero e Makerere olwokuwakanya enyongeza yebisale eye 15%, olwaleero baddukidde mu kooti enkulu mu Kampala nebekubira enduulu, nga bagala badizibweyo ku ssomero. Wiiki eno omumyuka wa ssenkulu we Makerere, Prof. Bananas Nawangwe yakagoba abayizi 5 nga […]

Elioda Tumwesigye alayidde

Elioda Tumwesigye alayidde

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga alagidde kalaani wa palamenti, Jane Kibirige okukola entegeka okulangirira ekiffo kyomubaka wa Sheema North nti kikalu. Kino kidiridde, abadde omubaka wekitundu kino Dr Elioda Tumwesigye, okulekulira bweyawangudde ekiffo ekiralala mu palamenti ngomubaka wa munisipaali ye Sheema. Bino […]

Gavumenti yaakumalawo entalo wakati w’abantu n’ebisolo

Gavumenti yaakumalawo entalo wakati w’abantu n’ebisolo

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ministry ekola ku by’obulambuzi ategeezeza nga bw’egenda okuvaayo n’enkola enungamu enaayitwamu okumalawo okusika omuguwa wakati w’ebisolo eby’omunsiko ko n’abantu ababeera okumpi namaka gaabawansolo bano. Bino bigidde mukaseera nga abantu b’eNamayingo bakaaba olwa goonya eziggudde olutalo ku bantu beeno. Bwaadde ayogerako eri palament […]

Omutuuze attidwa naasulibwa mu kidiba.

Omutuuze attidwa naasulibwa mu kidiba.

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Magembe sabiiti. Mu district ye kasanda ku  kyalo Ndimulaba mu gombolola ya Kiganda abatuuze bagudemu ekyekango bwebazudde omulambo gwa mutuuze munabwe eyabula enaku 3 eziyise nga gusuulidwa mu Dam ya mazzi. Omugenzi ategerekese nga ye Ndayambazi Ronald myaka 37 ng’omulambo gwe gulabiddwa omutuuze Ssekyolo […]

Abadde akwata ssente abanyazi bamusse.

Abadde akwata ssente abanyazi bamusse.

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Wano e jinja waliwo abanyazi abalumbye ekifo omunsulirwa omuceera okukakana nga balese baseeyo omuntu. Eno enjega ebadde wano e Walukuba-Masese Division  ku kampuni  eya Obk rice millers limited Attidwa ategerekese nga Binasali Kaweesi nga ono abadde akola gwa kukwata ensimbi, nga ono […]

Abateberezebwa okuzza e misango 24 bakwatiddwa.

Abateberezebwa okuzza e misango 24 bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 9th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Police wano mu Kampala ekutte abantu 24 nga  bano bateberezebwa okubeera ku kibinja ekirudde nga kiriisa bana kampala akakanja nadala wano mu masekati ga Kampala. Bino bigidde mu kaseera nga abantu  bakaaba olw’okubibwako amasimu gaabwe naddala wano ku Nakivuubo Channel, Dewinton Road, […]