Amawulire

Okwekalakasa kundatandise mu tundu ebimu

Okwekalakasa kundatandise mu tundu ebimu

Bernard Kateregga

February 18th, 2016

No comments

Okwekalakasa kutandise E’Nansaana oluvanyu lwebikozesebwa okulwawo okututa mubiifo ebilondelwamu ebye njawuulo

Okulonda kutandiise mu bitundu bye gwanga ebyenjawuulo

Okulonda kutandiise mu bitundu bye gwanga ebyenjawuulo

Bernard Kateregga

February 18th, 2016

No comments

Okulonda kutandiise mubitundu bye gwaga ebyenjawuulo mu mirembe wadde mu bintu bimu kubande obuvuuyo obwenjawulo E Nabweru obukonge batuteyo bwe’Nakasongora

Okulonda mu kampala tekunatandiika mubifo ebimu

Okulonda mu kampala tekunatandiika mubifo ebimu

Bernard Kateregga

February 18th, 2016

No comments

Okulonda mu bitundi ebimu mu Kampala tekunadandiika olwe bikozesebwa mu kulonda okukuba nga tebinatuuka naye nga nebitundu bye gwanga ebye njawuulo nabyo okulonda tekunatandiika lwabikozesebwa obutabawo

Lwakataka ayimbudwa

Lwakataka ayimbudwa

Bernard Kateregga

December 23rd, 2015

No comments

Omuvuzi w’emmotoka z’empaka Possiano Lwakataka kkooti emwejjerezza emisango gy’okutta abantu 9 ab’enyumba emu. kkooti enkulu etegezezza nga oludda oluwaabi bwelulemereddwa okuleeta obujulizi obwenkomeredde nti ddala Lwakataka alina ky’amanyi ku ttemu lino.

Enjala e’South Sudan

Enjala e’South Sudan

Bernard Kateregga

October 23rd, 2015

No comments

Abantu abali eyo mu 30,000 boolekedde okufa enjala mu ggwanga lya South Sudan. Okusinziira ku kibiina ky’amawanga amagatte enjala eno yakusinga mu bitundu ewali okulwanagana nga kizibu okutuusayo obuyambi bw’emmere.

Pasita Iga akwatidwa

Pasita Iga akwatidwa

Bernard Kateregga

October 23rd, 2015

No comments

Paasita Augustine Yiga “abizzaayo” akwatiddwa lwabuliisa maanyi n’okulagajalira omwana Omukyala Brenda Nalubega alumiriza nga Pasita Yiga bweyamukaka omukwano n’amusiiga siriimu wamu n’okumufunyisa olubuto oluvanyuma n’abasuulawo n’omwana.

Bukenya atandise okunonya emikono

Bukenya atandise okunonya emikono

Bernard Kateregga

September 24th, 2015

No comments

Eyaliko omumyuka womukulemebeze we gwanga omukenkufu Gilbert Bukenya ategeezeza nga bwagenda okutandika okukunganya emikono eginamusobozessa okwesimbawo mukulonda okugya. Bukenya nga ayita mukibiinakye ekya Pressure for National Unity atubuulide nti olunaku olw’enkya atandika okutabaala egwanga nga anoonya emikono, era nga atandikiddde Masaka, Lwengo, Ssembabule ne Rakai. […]

Jjaja obuyisilamu ayogedde kukulonda  supulimu Mufuti

Jjaja obuyisilamu ayogedde kukulonda supulimu Mufuti

Bernard Kateregga

September 24th, 2015

No comments

Jjaja w’obuyisiramu omulangira Kasim Nakibinge ategeezeza nga olukiiko lwabamaseeka olukulu bwerugenda okutuula akadde konna, lulonde supulimu Mufuti anadda mubigere by’omugenzi Zubail kayongo eyaffa gyebuvudeko. Bwabade ayogerera mumakaage, oluvanyuma lw’okusaala Eid e Kibuli, Nakibinge agambye nti baludde ebanga nga basuubira nti enteseganye n’ekiwayi kya kampala mukadde […]

Ekitongole ekikola ku by’emitindo kilabudde

Ekitongole ekikola ku by’emitindo kilabudde

Bernard Kateregga

September 24th, 2015

No comments

Ekitongole ekikola ku by’emitindo kitegeezeza nga bwekigenda okutandika okuvunaana abantu bona abakwatibwa nga bakola kko n’okusaasanya ebintu ebigingirire mu uganda. Bano okuvaayo n’enkola eno kidiridde okuwumbawumba ebikwekweto ebimazze emyezi 4 ,mwebakwatidde abintu ebigingirire ebiwerera dala. Twogedeko nakulira ekitongole kino Ben Manyindo, natutegeeza nti baludde nga […]

Amataba e’Japan

Amataba e’Japan

Bernard Kateregga

September 11th, 2015

No comments

Abaddukirize bakyagenda mu maaso n’okunonya bakawonawo mu bitundu bye Ibaraki ne Tochigi oluvanyuma lw’amataba agagoyuezza eggwanga lya Japan. Omuntu omu akakasiddwa nti yeyakafa oluvanyuma lw’ettaka okubumbulukuka mu kibuga kye Kanuma mu Tochigi. Bbo abantu 22 bakyabuze oluvanyuma lw’omugga Kinugawa kumbi n’ekibuge kye Joso okubooga amataba […]