Amawulire

Yaaya omutemu wuuno

Ali Mivule

May 27th, 2014

No comments

bitter maid

Mu ggwanga lya Bungereza, omukozi eyawaayo omwana wa mukama we omulenzi nebamukozesa mu bikolwa by’obukaba esibiddwa emyaka 16

Omukyala ono Claire nga wa mu kibuga Cardiff yawaayo omwana ow’emyaka 3 eri ogusajja ogwamukozesa mu bikolwa by’okwegatta ebya buli kika omuli n’okumusiyaga

Omuwala ono bino byonna babikola omwana wa mukama we nga yye atemya era nga n’ebimu yabikwata ku lutambi lwa vidiyo olulagiddwa mu kkooti

Omukyala ono era kitegerekese nti aliko n’omwana omulenzi omulala ow’emyaka 6 gweyali yakabasanyaako mu mukwano