Amawulire
UNEB bajisabye obukakafu ku kwewandisanga
Bya Ivan Ssenabulya
Ba nnannyini massomero go’bwannanyini mu munispaali ye Mukonomu kibiina ekibagatta ekya Mukono Municipality Private Schools Proprietor’s Association basabye ekitongole kyebigezo mu gwanga, okuleeta enkola ngo’muzadde asobola okumaya oba omwana we yawnadisibwa, okukola ebigezo ebyakamlirizo.
Kino bagamba nti kisobola okukozesebwa okuyita mu indext numba, atenga kiyinza nokumalwo embeera eyamasomero okubbanga abayizi ensimbi nebatabwnadiisa.
Bino babitukiddeko mu lukiiko olubadde lugenderdde okusala amagezi agokulwanyisa obubbi obwengeri ngeno.
Omukulu we ssomero lya University Hills, omuwandiisi wekibiina kino Inid Malilosi aliko byatubuliide.