Amawulire

Uganda yesunga za Africa

Uganda yesunga za Africa

Ali Mivule

September 5th, 2016

No comments

cranesOluvanyuma lw’okwesogga empaka za Africa ez’omwaka ogujja ttiimu ya Uganda  Cranes kati etunulidde biseera byamumaaso.

 

Olunaku lw’eggulo Ugandaa yegyeko ekikwa ky’obutakiika kati emyaka 38 bweyakubye Comoros 1-0 okwesogga empaka za Africa.

 

omukwasi wa goolo ya Uganda Denis Onyango ategezezza nga bwebasanye okwanguwa okwetegeka okulaba nga Uganda ekola bulungi mu mpaka zino eza Africa.

 

Ye omutendesi Micho Sredejovic asabye abazanyi okusigala ku mulamwa okulaba nga Uganda tekoma ku byakuyitamu wabula ekole bulungi mu mpaka zonna.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *