Amawulire

Uganda ne Kenya batonzeewo akakiiko okulwanyisa okusala abakyala mu mbugo

Uganda ne Kenya batonzeewo akakiiko okulwanyisa okusala abakyala mu mbugo

Ivan Ssenabulya

October 3rd, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye

Gavumenti ya Uganda ekwataganye ne jinaayo eya Kenya okutondawo akakiiko akagenda okulwanyisa ebikolwa ebyokukekejjula abakazi nabawala mu mbugo ku nsalo.

Ebize gino giri nnyo ku nsalo naddala mu disitulikiti ze Karamoja ne Sebei, ngabamu badduka nebayingira Kenya nebekwekaka eyo.

Mu disitulikiti ye Bukwo abobuyinza bagambye nti omwaka oguwedde emisango 1000 gyegyafunika.

Minisita omubeezi owekikula kybanatu Peace Mutuuzo aliko byatunyonyodde nalaga amakubo agasobola okuyitwamu okumalawo ebikolwa bino.