Amawulire

Tumwebaze akubiriza abalimi

Tumwebaze akubiriza abalimi

Ivan Ssenabulya

June 23rd, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Minisita owe byobulumi Frank Tumwebaze atendereza bannadiini okuwagira omuk weggwanga mu kutumbula ebyobulimi.

Ono okwogera bino abadde awaayo ebyuma ebyomulembe mu byobulimi ebiweereddwa abakulisitu ba Wera Catholic Parish okuyambako abalimi mu disitulikiti Amuria.

Minisita agambye nti yadde nga pulogulamu ya  parish development Model erubirira omulimi owa wansi, gavt eyagala kulaba nti abantu benyigira mu kulima okwomulembe basobole okufunamu ejjamba.

Ono mwenyamivu okulaba nti Uganda yadde nga erina ettaka ddene ebitundu 40% byokka byebikozesebwa mu kulima.