Amawulire

Ttabameruka wa Villa wakutuula nga 23 Okitobba

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2021

No comments

Bya Lukeman Muteesasira

Sports Club Villa bagenda kutuuza ttabamruka waabwe nga 23 Okitobba, 2021.

Bingi ebibadde byogerwa kungeri Villa gyeremereddwamu okutuuza ttabameruka nokulonda abakulembeze ba tiimu abappya.

Kitegezeddwa nti baakutuula ku Serena Kigo ngabakulu aba waggulu, board of trustees nabatuula ku kakaiiko akalonda oba villa electoral committee bebajja okwetaba mu ttabameruka oyo.

Villa, abakawangula ebikopo bya liigi emirundi 16, batuula nga 28 August 2021, wabula baalemererwa okulonda kooti bweyabayimiriza abamu nga bawaknya engeri okulonda bwekwali kutegekeddwa.

FUFA yasalwo edde mu mitambo, okulondesa wabula aba Villa baajemera FUFA nebasaba emyezi 3 mu maaso okusobola okwetegeka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *