Amawulire

Tetujja kuva wa Besigye na Lukwago-Poliisi

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

police at lord mayors

Polisi eweze okwongera okwebungulula maka ga loodimeeya  Erias Lukwago n’eyali akulira  FDC Dr Kiiza Besigye.

Bw’abadde ayogerako ne banamawulire , aduumira polisi mu Kampala nemirirwano  Andrew Felix Kaweesi agambye nti bano balemereddwa okukuuma emirembe buli lwebayingira ekibuga.

Kaweesi gambye nti bazze batabangula emirembe mu kibuga, kale nga beetaagisa okukuumira ewaka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *