Amawulire

Temuzibira muntu yenna- DP eri NRM

Temuzibira muntu yenna- DP eri NRM

Ali Mivule

July 1st, 2015

No comments

 

File Photo: Mbabazi nga buza Museveni

File Photo: Mbabazi nga buza Museveni

Ab’ekibiina kya DP bawadde ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM amagezi obutazibira kkubo Muntu yenna ayagala kwesimbawo ku bwapulezidenti munda mukibiina kyabwe.

Omwogezi w’ekibiina kya DP Kenneth Kakande bino0 abyogedde ayanukula ebbaluwa y’ekibiina kya NRM nga yegaana eyali ssabaminisita Amama Mbabazi.

Kakande agamba ebikolwa bino byabuswavu eri enkola ya demokulasiya.

Wabula munnamawulire wa pulezidenti Tamale Mirundi azze yegaana okukugira opmu8ntu yenna mu NRM n’ategeeza nga ssemateeka w’ekibiina bw’alina okugobererwa nga okulonda tekunatuuka.