Amawulire

Temutuntuza Mbabazi

Ali Mivule

September 20th, 2014

No comments

Bana kibiina kya Democratic Party balabudde government okwewala okutulugunya abadde Prime Minister Amama Mbabazi singa nesimbawo ku bwa president mu mwaka gwa 2016.

Muna mateeka wa Fred Mukasa Mbidde agambye nti government eyinza okukozesa akakisa kano okusiba ku Mbabazi emisango sango okusobola okumulemesa okwesimbawo mu 2016.

Wabula Mbidde asabye Mbabazi okuvaayo ngabukyali ategeze eggwanga wa wayimiridde ku kalulu ka 2016.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *