Amawulire

Tayebwa asabye bannauganda okutunda ensi yabwe

Tayebwa asabye bannauganda okutunda ensi yabwe

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Amyuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa asabye Bannayuganda okutunda ensi yaabwe yonna gyebagenda.

Tayebwa yabadde akulembeddemu omukolo gwa Tourism night ogw’okujjukira olunaku lw’ebyobulambuzi mu nsi yonna olunaku lw’eggulo mu Kampala.

Yagambye nti buli muntu ateekwa okuba Ambassador wa Uganda yonna gy’abeera era eyo y’emu ku ngeri y’okutumbula eby’obulambuzi mu Uganda.

Omumyuka wa Sipiika era yeeyamye nga palamenti okuwagira ekitongole ky’ebyobulambuzi ng’eyita mu kuteekawo amateeka aganayamba mu

ku mukolo guno, abantu abawerako abakoze kinene mu kutumbula Uganda baaweereddwa engule mu bano okuli Joshua Cheptegei ne Eddy Kenzo.