Amawulire

Muzeeyi Kaguta aziikwa Nkya

Ali Mivule

February 22nd, 2013

No comments

 

Kaguta mzee

 

Mzee Amos Kaguta aziikibwa lunaku lwa nkya.

Kaguta ng’ono ye taata wa president museveni yafudde olunaku lwajjo ku ddwaliro lya International hospital mu kampala.

Omulambo gw’omugenzi guli Rwakitura olunaku lwaleero gyegusiibye ng’abantu bagulabako.

Okusabira omwoyo gw’omugenzi kwakutandika ku saawa 11 ez’okumakya kyokka ng’okuziika kwa ssaawa kkumi ez’owleggulo.

Wano ku Dembe FM tugamba nti Kitalo nnyo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *