Amawulire

Ssabasajja ku mateeka g’obutonde

Ali Mivule

October 8th, 2013

No comments

Kabaka in Kyaggwe 2

SSabasajja Kabaka ayagala wabeewo amateeka amakakali ku butonde bw’ensi

Ng’ayogerera ku mikolo gya bulungi bwa nsi ku mbuga ya ssekiboobo ,omutanda agambye nti wakyaliwo obwetaavu bw’amateeka okuzibikira ebituli ebiriwo.

Ayogedde ku nsonga ng’okusimba emiti ngagamba nti enteekateeka zino nnungi naye teziriiko kulungamya ng’ayagala y’azitumbula

Emikolo gino gimaze ennaku esatu nga gikwajja era nga lukwatagana n’obwetwaaze bwa Bukwatibwa obukwatibwa buli nga munaana omwezi gw’ekkumi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *