Amawulire

Ssabasajja anaalabikako eri Obuganda

Ali Mivule

August 18th, 2014

No comments

Kabaka welcomed best

Ssabasajja  Kabaka  wa Buganda  Ronald Muwenda 11 olunaku essaawa yonna asuubirwa  okuggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 21.

Beene asuubirwa okwanja ebirubirirwa by’obwakabaka eby’omwaka gw’ebyensimbi ogujja okusinziira ku mbalirira eyayisibwa.

Sipiika w’olukiiko lwa Buganda  Nelson Kawalya  agamba baakuteesa ne wwa Buganda wetuuse mu kuzzawo amasiro ssaako n’okuddabiriza ekizimbe kya Masengere.

Katikkiro wa Buganda  Charles Peter Mayiga naye wakwogerako eri olukiiko.