Amawulire

Ssabasajja akubiriza abantube okukuuma obutonde bwensi

Ssabasajja akubiriza abantube okukuuma obutonde bwensi

Ivan Ssenabulya

October 8th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11, ayongedde okukubiriza abaddu na bazaanabe okwongera amaanyi mu kukuuma Obutondebwebsi.

Bino abyogedde bwabadde ayogerako eri obuganda ku lunaku olufundikira ssabiiti ya bulungi bwansi nókukuza amefuga ga Buganda.

Omutanda agambye ebbanga Buganda lyemaze nga ekuza olunaku lwa Bulungibwansi wano waliwo ebitukidwako

Kabaka asabye enkola ya Bulungibwansi okukkopebwa gavumenti eyawakati olw’obusobozi bwayo okukunga abantu, ate n’okukola olw’ensi yaabwe.