Amawulire

Ssabalabirizi abalambuzza

Ali Mivule

October 2nd, 2014

No comments

Namugongo shrines

Ssabalabirizi wa Uganda eyawumula Mpalanyi Nkoyoyo ategeezezza ng’omulimu gw’okuzimba ekifo omuterekebwa ebyafaayo ku biggwa by’abajulizi e Namugongo bwegutambula obukwakku.

Ssabalabirizi okwongera bino abadde alambuza ssabasumba  Stanley Ntagali  wamu n’olukiiko oluzimba ekifo kino omulimu w’egutuuse wakati mu kwetegekera okukyala kwa pulezidenti  Museveni .

Museveni wakusimba e Jinja mu kifo kino ku lunaku lwa Sande nga  5.

Mpalanyi Nkoyooyo agambye nti ekitundu ekisooka kyakumalirizibwa ng’olunaku lw’abajulizi terunnakwatibwa.

Ensimbi ezisoba mu buwumbi 36 zezeetagisa okumaliriza ekifo kino kyokka  obukadde 284 zeezakasondebwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *