Amawulire

Simon Mulongo bamugobye e Somalia

Simon Mulongo bamugobye e Somalia

Ivan Ssenabulya

November 5th, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe

Gavumenti ya Somalia egobye omumyuka wakulira AMISSOM, munna-Uganda Simon Mulongo era baamuwadde wiiki emu okuva mu gwanga eryo.

Okusinziira ku kiwandiiko ekyafulumiziddwa minisita wa Somalia owensonga ze bweru wegwanga Mulongo baazudde nti ssi muntu mulungi gyebali era atekedwa okwamuka egwanga lyabwe.

Agambye nti takyasoboka, kubereka naye mu Somalia olwebikolwa bye, kigambibwa byabadde yetabamu ate okugotanya emirimu gya AMISOM egyebyokwerinda.

Wabula Simon Mulongo ategezezza banaffe aba Daily Monitor nti talina kikyamu kyeyakoze, era okumugoba kimwewunyiszza.

Kati ebisngawo ku butakanya biuno, ziri mu Daily monitor wolwaleero.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *