Amawulire

Pulezidenti yaweza dda emyaka

Ali Mivule

September 18th, 2014

No comments

M7 80 years

Okukubaganya ebirowoozo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga kufuuse mabeere ga mbwa

Kiddiridde pulezidenti Museveni okukuza nga bw’awezezza emyaka 70 era ng’akabaga ke keetabiddwaako, abaana n’abazzukulu

Olunaku lwajjo, poliisi yekutte ekibinja ky’abavubuka ababadde beekalakaasa nga bagamba nti pulezidenti alimba emyaka , ng’emituufu giri kinaana.

Kati ssabawandiisi wa UYD, Charles Waswa agamba nti pulezidenti alina okussa ekitiibwa mu ssemateeka aleme kuddamu kwesimbawo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *