Amawulire

Poliisi teriimu kyekubiira

Ali Mivule

April 11th, 2014

No comments

KAihura in masindi

Polisi esambaze ebyogerwa nti yabaddemu kyekubiira mu kusunsulamu abantu abawereddwa emirimu mu polisi.

Omwogezi wa polisi Fred Enanga agambye nti okusunsulamu kwakoleddwa ku mutindo gwansi yona.

Enanga agambye nti empapula ez’okuwandiika abagala okwewandiisa mu polisi zatwalibwa mu buli district n’ebitundu, era buli Muntu yali wadembe okuyingira.

Enanga ayongerako nti bali basing kwetaga bakugu omuli abasawo, ba ingineer ban’amateeka nabalala.

Bo basunsulwamu basubirwa okutandika okutendekebwa omwezi ogujja ku somero lya Kabalye Police Training School erisangibwa mu district ye Masindi.