Amawulire

Paddy Bitama afudde

Ali Mivule

January 11th, 2014

No comments

Bitama

Kazannyirizi Paddy Bitama afudde

Ono afiiridde mu ddwaliro e Mulago . Bitama abadde memba wa Amarula Family

Ono nno yewunyisa bangi bweyarangirira nga bweyali yegasse ku bannabyabufuzi okusindikiriza gavumenti ya NRM mu mwaka 2011 era nga yali mu kisinde kya Ssuubi.

Wabula gyebuvuddeko yategeeza nga bweyali azzemu katemba.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *