Amawulire

Paapa ali mu Phillipines

Ali Mivule

January 15th, 2015

No comments

Pope Francis

Papa Francis w’wowulirira bino nga ayolekedde eggwanga lya Philippines wakati mu kulindirirwa obukadde bw’abakulisitu aabsoba mu 80 .

Papa wakutuukira mu kibuga ky’e Manila nga eno wakukubayo ekitambiro ky’emmisa.

Oluvanyuma paapa wakwolekera ekitundu kya  Tacloban okulaba ku bakaawonawo b’omuyaga ogwagoya ekitundu kino mu November wa 2013.

Eby’okwerinda biri ggulugulu oluvanyuma lw’abamu okugezaako okutta ba papa 2 abaali bakyaddeko mu ggwanga lino.